News
AKEETALO k’okulonda Paapa omuggya keeyongedde ku kitebe ky’Obukatolikimu nsi yonna e Vatican ng’Abalangira b’Eklezia 133 beetegekera okwesoggaolusirika ‘Coclave’ ku Lwokusatu.
SSAABASUMBA w’essaza ekkulu erya Kampala His Grace Paul Ssemogerere ategeezezza nga ensi byeyetaaga obukulembeze obulimu ensa nga abasomyeko balina obuvunanyizibwa okulaba nga kino kituukirira ...
RAJIV Ruparelia (35), mutabani wa bifeekera Dr. Sudhir Ruparelia (69) afiiridde mu maanyi!! W’afiiridde abadde atunuuliddwa okuddukanya ebyobugagga bya kitaawe era nga yamuwa n’obuvunaanyizibwa ...
Eddy Mutwe aleteddwa mu Kkooti e Masaka. Omukuumi wa Bobi wine amanyiddwa ennyo nga Eddy Mutwe aleeteddwa mu kooti e Masaka.
ABALWANYI b’omu Yemen abawagirwa Iran bazzeemu okukuba Yisirayiri awaluma bwe bagikubye mizayiro enkambwe ne zigirema okubakira mu bbanga nga bw’etera okwewaana. Kino kirese katikkiro Benjamin ...
OLWO mulimanya amazima, era amazima galibafuula ab’eddembe” (Yoanna 8:32)Paapa Francis atulekedde omukululo ogw’omujulizi ow’amazima kayingo, mu buufu bwa Mukama we Yezu Kristu. Kino kyamusobozesa ...
ABANTU abakulu abamu n’abaana olumu balwala wabula ne balemererwa okuzuula obulwaddenga balowooleza mu ndwadde ez’amaanyi ennyo, so nga biwuka bya mu lubuto bye bivaako obuzibu.
MINISITA omubeezi ow'ebyemizannyo Peter Ogwang akakasiza nga eggwanga bweryetaaga ennyo amasomo g'emikono n'ekikugu okusobola okwenganga ebisoomooza ebijja n'enkulakulana y'ensi yonna ...
OMUVUBUKA eyeeyita omunyarwanda asindikiddwa e Luzira lwa kuvvoola Kabaka wamu n'oBuganda.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results